top of page




Omutuba Gwa Mume e Zzinga mu Busiro
Amawulire ag' Omutuba gwa Mume - Buganda - Uganda
Tubalamusiza mwenna ku mukutu guno ogw' Omutuba gwa Mume. Omukulu w'omutuba guno ye Mwami Katosi Kiwanuka Charles - mutabani w'omugenzi Sendegeya Michael agalamidde e Kasenge - Kikajjo mu Busiro - muzukkulu w'omugenzi Alafairi Musoke Lule agalamidde e Kasana- Mawokota - Mpigi, Muzukulu w'omugenzi Tomasi Nsenza agalamidde e Mayobyo mu Busujju, muzukulu wa Majaata muganda wa Kalume eyali omukulu w'omutuba gwa Mume.




Mume Ow'okuna - Michael Sendegeya ne Mume ow'okutaano Charles Katosi Kiwanuka



bottom of page